Display Videos ( 101 - 125 of: 134 )
TOKUDAALA NGA(Oluganda)
2015-06-10
SHK. YESIGAMIZA OMUSOMO GUNO KU KYAFAAYO KYABASAJJA ABABIRI EKIRI MU SURAT ALQHF, OMU ALLAH GWEYAWA ENNIMIRIRO EBBIRI NGOMULALA MWAVU, NGO MUGAGGA YALI AKUDAALIRA OMWAVU, ALLAH NAZIZIKIRIZA.
EBIVUNAANYIZIBWA BYOKUKKIRIZA ALLAH(Oluganda)
2015-06-10
YANNYONNYOLA SHK. NTI OKUKKIRIZA ALLAH KUZINGIRAMU EBINTU BINA: OKUKKIRIZA OKUBAAWO KWE, OKUKKIRIZA OBULEZIBWE,OKUKKIRIZA OKUSIINZIBWA KWE, N’OKUKKIRIZA AMANNYA GE N’EBITENDO BYE.
OKUKKIRIZA ALLAH(Oluganda)
2015-06-10
SHK. YAYOGERA EMITENDERA GYEDDIINI, OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA MUGYO OKUKKIRIZA ALLAH, AMAKULU GAKYO, EKIFO KYAKYO N’OBULUUNGI BWAKYO. OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA OBUJULIZI OBULAGA OKUBAAWO KWA ALLAH
2015-06-10
YANNYONNYOLA SHK. NTI TERI AFUNA MUKUSIIBA OKUJJAKO OYO ALONGOOSEZZA OBUKKIRIZA BWE, ERA TULINA OKUKKIRIZA NTI SITAAN ESIBWA MUKISIIBO NAYE TETUBUUZA BUTYA BWESIBWA, ERA TULINA OKUKKIRIZA NTI RAMADHAN ESANGULAWO EBYONOONO, ERA IBAADA TEYITIBWA IBAADA OKUJJAKO NGA ERIMU TAWUHII
EBIBALA EBIVA MUKUKKIRIZA ALLAH(Oluganda)
2015-06-10
YANNYONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO EBIMU KUBIBALA BYOKUKKIRIZA ALLAH NGA OKUTUUKIRIZA OKWAWULA ALLAH, OKWESIGAMIRA ALLAH, ERA KUVIIRAKO OKUTEREERA KWOMUNTU KUDDIINI YE, NEMITEEKO GYABANTU MUKUSIINZA ALLAH
ABANTU BANA ALLAH ABASUNGUWALIRA(Oluganda)
2015-06-10
SHK. YAYOGERA OKUSOOKERA DDALA NTI ABANTU BANA ALLAH YABASUNGUWALIRA OLUVANNYUMA NANNYONNYOLA KO OMUTEEKO GUMU ‘ATUUNDA NGA ALAYIRA’
2015-06-10
YANNYONNYOLA SHK. OKUSOOKA ABATAKKIRIZIBWA KUNOJJOLWA NGA BANABBI, BASWAHABA, N’ABABAGOBERERA, NEBA IMAAM B’AMADHIHAB, N’ABO ABAKKIRIZIBWA OKUNOJJOLWA, ERA NTI EKYO KIYIMIRIDDEWO KU MAZIMA NOBWENKANYA
OMUTIMA(Oluganda)
2015-06-10
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU G’OMUTIMA, EKIFO KYAGWO, N’EMIGASO GYAGWO, EMITEEKO GYAGWO, ENDWADDE ZAGWO NEDDAGALA LYAGWO
EBINTU BIBIRI ABANTU BABITAMWA(Oluganda)
2015-06-08
YANNYONNYOLA SHK MUMUSOMO GUNO NTI EBINTU BIBIRI ABANTU BABITAMWA OKUFA NOKUKENDEERA KWEMAALI
EMIGASO EGIRI MUKUSOMA AQIIDAH(Oluganda)
2015-06-08
YANNYONNYOLA SHK OBUKULU NEMIGASO EGIRI MUKUYITIRIZA ENNYO OKUSOMA AQIIDAH KUBANGA GWE MUSINGI GWABULI MULIMU NE IBAADAH MUBUSIRAAMU
OKKUUMA OLULIMI(Oluganda)
2015-05-11
YANNYANNYOLA SHK. OBUKULU BW’OKUKUUMA OLULIMI KWEBYO ALLAH BYATAYAGALA, N’ENGERI YOKULUKOZESAAMU MUKUTENDEREZA ALLAH.
OBUKWAKKULIZO BW’OKWENENYA(Oluganda)
2015-05-11
YANNYONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO OBUKWAKKULIZO BW’OKWENENYA OMUKAAGA: OKWENENYA KULWA ALLAH, OKULEKAYO EZZAMBI, OKWEJJUSA, OKUMALIRIRA OBUTADDAYO KULIKOLA, OKUZZAAYO BYEWALYAZAAMANYA ERI BANNANNYINI BYO, OKWENENYEZA MUKISEERA EKITUUFU.
OBUBENJE BW’AMAZAMBI N’EBYONOONO(Oluganda)
2015-05-11
SHK. YANNYONNYOLA AMAKULU G’AMAZAMBI N’EBYONOONO, N’EMITEEKO GYABYO, OLUVANNYUMA NANYONNYOLA OBUBENJE BWABYO OMUNAANA.
ENSONGA EZIVIIRAKO ENKOMERERO EMBI(Oluganda)
2015-05-11
SHK. YANNYONNYOLA ENSONGA EZIVIIRAKO ENKOMERERO EMBI, NGA MUNO MULIMU: OKUKEEREYA OKWENENYA, OKUSUUBIRA OKUWANGAALA EKISEERA EKIWANVU, OKWAGALA AMAZAMBI N’OKUGAMANYIIRA, OKUKWANA ABAJEEMU.
EBIGENDERERWA BY’OKWENENYA(Oluganda)
2015-05-11
YANNONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO EKIGENDERERWA MUKWENENYA, N’ENSONGA EZIKUYAMBA OKWENENYA N’OKKUNYERERAKO.
ENZIKIRIZA Y’OMUSAALABA NOBUFU BWAYO(Oluganda)
2015-05-09
YANNYONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO OBWENNYINI BW’ENZIKIRIZA Y’OMUSAALABA N’OBUFU BWAYO
EMPISA ENNUGI(Oluganda)
2015-03-18
AMAKULU GAAZO, EKIFO N’OBULUUNGI BYAZO MUBUSIRAAMU, EZIMU KUMPISA ZETUTEEKEDDWA OKWEKWATAKO.
OBUBENJE BWA SHIRK - 2(Oluganda)
2015-03-18
AFIIRA KUSHIRK ALLAH TAGENDA KUMUSONYIWA,ERA TAJJA KUYINGIRA JANNA, OMUSAAYI GWE N’EMAALI YE BIKKIRIZIBWA OKUTWALIBA, TAWASIBWA WADDE OKUMUFUMBIZA.
OBUBENJE BWA SHIRK - 1(Oluganda)
2015-03-18
AFIIRA KUSHIRK ALLAH TAGENDA KUMUSONYIWA,ERA TAJJA KUYINGIRA JANNA, OMUSAAYI GWE N’EMAALI YE BIKKIRIZIBWA OKUTWALIBA, TAWASIBWA WADDE OKUMUFUMBIZA.
OKULONGOSA WAKATI WAFFE(Oluganda)
2015-03-11
OKUDDAYO KUNKOLA YABATUKULEMBERA ABALOONGONFU, MUMPISA, N’OKUSONYIWAGANA, N’OKWEREKEREZA
OKWETEGEKERA OLUNAKU LWOKUFA(Oluganda)
2015-03-11
OKUNYINKIRA N’OKULAFUBANA MU IBAADAH, N’OKWETULULAMU KUBYOKUBYE AMABEGA.
EMBEERA ZABASIRAAMU OLWALEERO(Oluganda)
2015-03-11
EMBEERA ZABWE N’OMULEZI WABWE, NEBANNABWE, WAMU N’ABATALI BASIRAAMU.