Display Videos ( 26 - 50 of: 134 )
OBULYAZAAMANYI MUKUTUNDA(Oluganda)
2016-04-27
Yannyonnyola Shk. Amakulu gobulyazamaanyi mukugula, n’okulamula kwakwo, era nti yeemu kunsonga ejjisa emikisa mu mmaali y’omuntu.
OBULUNGI BW’EJJUMA(Oluganda)
2016-04-27
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano obukulu bw’olunaku lwejjuma n’ebweyawulidde kuyo.
2016-04-27
Shk. Yannyonnyola mu musomo guno amakulu gokulagira empisa ennungi nokuziiza empisa embi, obukulu bwabyo, ekifo kyabyo, n’obulungi bwabwo.
ENSI KOMERA LYAMUKKIRIZA(Oluganda)
2016-04-27
Yannyonnyola shk. Amakulu agali mukigambo kya Nabbi (s.a.w) ekigamba nti: ensi komera lya mukkiriza ate nga Janna yabakaafiiri”
ENGERI Y’OKUFUNA WUDHU 2(Oluganda)
2016-04-27
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga wudhu, ebyalaalikibwa bwaayo, engeri gyefunibwamu, n’obujulizi kwekyo.
ENGERI Y’OKUFUNA WUDHU 1(Oluganda)
2016-04-27
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga wudhu, ebyalaalikibwa bwaayo, engeri gyefunibwamu, n’obujulizi kwekyo.
EMPISA Z’OKUMALA EKYETAAGO 2(Oluganda)
2016-04-27
Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno empisa z’okumala ekyetaago, nobujulizi obutulagirira ekyo, edduwa ezisomebwa.
EMPISA Z’OKUMALA EKYETAAGO 1(Oluganda)
2016-04-27
Yannyonnyola Shk. Mumusomo guno empisa z’okumala ekyetaago, nobujulizi obutulagirira ekyo, edduwa ezisomebwa.
EMITEEKO GY’OKUFA(Oluganda)
2016-04-27
Yannyonnola Shk. Mukatundu kano ekigendererwa mukufa okutono n’okufa okunene
EBYAFAAYO EBIRI MU QUR’AAN(Oluganda)
2016-04-27
Shk. Yannyonnyola mu musomo guno obukulu obuli mu byafaayo ebiri mu Qur’aan, ebyokuyiga ebirimu, nebyokulabirako kwebyo.
EMPISA Z’OBUSIRAAMU(Oluganda)
2016-04-27
Yannyonnyola shk. Mumusomo guno ezimu ku mpisa z’obusiraamu nga okwogera ebigambo ebirungi, okugulumiza omugenyi, n’okugulumiza mulirwana.
EBIVIIRAKO OKUSIKA(Oluganda)
2016-04-27
Shk. Yannyonnyola biki ebirina okkolebwa mu mmaali yomuntu nga afudde, nawa ensonga nnya eziviirako okusoka, nebiziiza omuntu okusika.
OMUNTU ATASIIBA ALAMULWA ATYA(Oluganda)
2016-03-10
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno okusookera ddala obulungi bwokusiiba, oluvannyuma nannyonnyola emiteeko esatu egy’abantu abatasiiba nokulamula kw’obusiraamu kubuli muteeko.
EMITEEKO GYA SHIRIK OMUNENE(Oluganda)
2016-03-10
Yannyonnyola Shk. Mu musomo guno amakulu ga shirik omunene ne miteeko gye esatu
OKUGERA KWA ALLAH KUBA N’EKIGENDERERWA(Oluganda)
2016-03-10
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti Allah teyatonda kibi nga tekiriimu kalungi konna, era nti okugera kwe kujja lwakigenderwa sinsonga omuntu akitegedde oba nedda.
EMBEERA Z’ABASALAF NE QUR’AAN(Oluganda)
2016-03-10
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti abasalaf baling bakaaba nga basoma Qur’aan era tebalabankanaanga butagisoma okujjako nga nsonga ya ddiini
OKUKEREYA OKWENENYA(Oluganda)
2016-03-10
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano obubi obuli muku kereya okwenenya kubanga okufa kujja kibwatukira
MWANGUYIRIZE OKUDDA ERI ALLAH(Oluganda)
2016-03-10
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano amakulu ga A’yat egamba nti “Manguyirize okudda eri Okusonyibibwa kwa Allah” nayogera nebigambo byabamanyi kuyo
AMAKULU G’AMAHALE(Oluganda)
2016-03-10
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano amakulu g’amahale nekigendererwa ekikulu mugo
TOKKIRIZIBWA KUWASA MUKYALA MWENZI(Oluganda)
2016-03-10
Yannyonnyola Shk. Mu katundu kano nti Allah yaziyiza okuwasa n’okufumbiza omwenzi.
DDI OKUKKIRIZA LWEKUTAGENDA KUGASA(Oluganda)
2016-03-10
Yannyonnyola Shk. Nti omuntu yenna alikkiriza Allah oluvannyuma lw’okulaba obubonero bw’enkomerero obunene tagenga kugasibwa nabukkiriza bwe
BIDIA MUKUWASA(Oluganda)
2016-03-10
Yannyonnyola Shk. Mukatundu kano nti ezimu ku bidiat mu kuwasa ensangi zino gyebayita “Empeta y’obufumbo” era nti okwo kuba kwefanaanyiriza bakafiiri
2015-12-26
Yannyonnyola Shk. Amakulu ge dduwa eno “ Ayi Allah tukusaba otulongoseze ensi yaffe, ne ddiini yaffe nenkomerero yaffe, era nti kigwanidde buli musiraamu yenna okugyekwata ko.
OLUGOYE LW’OMUSIRAAMU(Oluganda)
2015-12-26
Shk. Yannyonnyola mukatundu kano nti Nabbi (s.a.w) yatugaana okwambala olugoye oluliko ekifaananyi kyonna, n’oluliko akabonero konna kububonero bwabakaafiiri, nolulina langi eyakyenvu omutwakaavu, nemmyuufu entwakaavu.
BAANI ABAFUNA ZAKAATUL FITR(Oluganda)
2015-12-26
Yannyonnyola Shk. Nti zakaatul fitr yalaalikwa lwa kuliisa banaku era nti tegabibwa mumiteeko omunaana nga bwekiri ku zakaatul maali.