Display Videos ( 76 - 100 of: 134 )
OBUBENJE BWA SHIRK OBUNA(Oluganda)
2015-10-12
Yannyonnyola shk. Amakulu g’omulezi nebivunaanyizibwa bwakyo, nayogera obubenje bwa shirk obuna era nga bwebuno: Yenna agatta ku Allah (shirk omunene) afuluma mubusiraamu, era nemirimu gye gisazibwamu, era yenna afiira ku shirki nga teyenyezza Allah tajja kumusonyiwa, era Allah yaziyiza kuye okuyingira ejjana.
EBIJJA OMUNTU MUBUSIRAAMU(Oluganda)
2015-10-12
Yannyonnyo Shk. Ekigendererwa mubyonoona obusiraamu, n’obukulu bwokubimanya, era nabitekululamu emiteeko ena naye nayogerako bibiri: okwebigambo nga okuvuma Allah nomubaka we, n’okwebikolwa nga okuvunnamira oba okusalira ekitali Allah nebirala ebiringa ebyo.
EBIKOLEBWA MU HIJJA NE UMRAH(Oluganda)
2015-09-13
YANNYONNYOLA SHK. NTI EKINYUSI EKIKULU MUMIKOLO GYA HIJJA NE UMRAH KUNYEZAWO KWAWULA ALLAH N’OKUMUJJUKIRA, N’EMPSA ZA HIJJA, NEMIRIMU GYAYO.
2015-09-07
YANNYONNYOLA SHK. NTI IBAADA EZIKOLEDDWA MUNNAKU EKUMI EZISEMBAYO MU RAMADHAN ZEZISINGA IBAADA EZ[KOLEDDWA MUBISEERA EBIRALA, ERA NTI MULIMU OKUSONYIYIBWA AMAZAMBI, ERA MULIMU EKIRO KY’OKUGERA, ERA NEDDUWA MUZO ZIKKIRIZIBWA.
2015-09-07
YANNYONNYOLA SHK. NTI IBAADA EZIKOLEDDWA MUNNAKU EKUMI EZISEMBAYO MU RAMADHAN ZEZISINGA IBAADA EZ[KOLEDDWA MUBISEERA EBIRALA, ERA NTI MULIMU OKUSONYIYIBWA AMAZAMBI, ERA MULIMU EKIRO KY’OKUGERA, ERA NEDDUWA MUZO ZIKKIRIZIBWA.
OKWEGATTA N’OKUJJAWO ENJAWUKANA(Oluganda)
2015-09-07
YANNYONNYOLA SHK. EKIGENDERERWA MUKWEGATTA KWABASIRAAMU, OBUKULU N’EKIFO KYABWO, NABIKI EBIKUYIMIRIZAAWO
ENKOLA Y’ABATUKULEMBERA ABALONGOOFU(Oluganda)
2015-09-07
SHK. YANNYONNYOLA AMAKULU GA ENKOLA YABASALAF, N’ENKOLA YABWE MUKUKKIRIZA, NEMUDAAWA, NEMUKUWABULA ABAKULEMBEZE
ENKOLA YA AHALI SUNNA MUBISEERA BY’EFINA(Oluganda)
2015-09-07
YANNYONNYOLA SHK. NTI EKOLA YA BA AHALI SUNNA EYIMIRIDDEWO MUKWEKINGIRIZA ALLAH ERI FITINA NGA TENAGWAWO, ATE BWEGWAWO WALIWO AMATEEKA AGALINA OKUGOBERERWA NGA: OKUBA ABAGUMINKIRIZA, OKWEKWATA KUBUMU BWABASIRAAMU NE IMAAM WABWE, OBWENKANYA NAMAZIMA, NEBIRALA
OKKAFUWAZA(Oluganda)
2015-09-07
SHK. YANNYONNYOLA AMAKULU G’OKKAFUWAZA, ENSONGA ZAKWO, N’EMITEEKO GY’ABANTU MUKWO.
OKWEKESA SHIRIK(Oluganda)
2015-09-07
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GA SHIRIK, N’EMITEEKO GYE, NABIKI EBIGOBERERA BULI MUTEEKO, ERA NEYEEKESA ABASIRAAMU OKUGWA MU SHIRIK.
2015-09-07
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GA LAA ILAAHA ILLA ALLAH, EKIFO KYAKYO, N’OBUKULU BWAKYO, N’OBUKWAKKULIZO BYAKYO.
2015-09-07
YANNYONNYOLA SHK. EZIMU KUNSOBI NGA OMUNTU OKUSSAWO EKIFO EKYENKALA KKALIRA MWASAALIRA (MUMUZIKITI), OKWONGERAKO EKIGAMBO SAYYIDINA MUKUSAALIRA NABBI, OKUSIIMUULA MUMAASO NGA OMAZE EDDUWA, NENSOBI ENDALA EZIRINGA EZO.
2015-09-07
YANNYONNYOLA SHK. EZIMU KUNSOBI NGA OMUNTU OKUSSAWO EKIFO EKYENKALA KKALIRA MWASAALIRA (MUMUZIKITI), OKWONGERAKO EKIGAMBO SAYYIDINA MUKUSAALIRA NABBI, OKUSIIMUULA MUMAASO NGA OMAZE EDDUWA, NENSOBI ENDALA EZIRINGA EZO.
MUBEERE ABADDU BA ALLAH ABALONGOOSA(Oluganda)
2015-08-10
YANNYONNYOLA SHK. NTI ALLAH AYAGALA MUMUDDU OKULONGOOSA MUBULI KINTU KYONNA ERA NTI YENNA AYAGALA OKULONGOOSA YEKENNENYE EBYOKUYIGA EBIRI MU QURAN
OBUVUNANYIZIBWA BWOMWAMI ERI MUKYALA WE(Oluganda)
2015-08-10
YANNYONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO EBIMU KUBIVUNAANYIZIBWA BWOMWAMI ERI MUKYALAWE NGA OKUMUWA AMAHALE, OKUMUYISA OBULUNGI, OBUTAMUNYIZA, N’OKUMUGABIRIRA OKUSINZIIRA KUBUSOBOZI BWO.
EMIGASO EGIRI MUTTEEKA LWOKUSIIBA(Oluganda)
2015-08-10
YANNYONNYOLA SHK NTI OKUKKIRIZA ALLAH GWEMUSINJI GWE MIRIMU, NABIKI EBIVUNANYIZIBWA KUKUKKIRIZA ALLAH, ERA NTI ALLAH YASALAWO ASINZIBWE NOKUSIIBA, ERA ENSIBUKO Y’OBUBAKA ERI EMU.
OKUSOMA QURAN MUKISIIBO(Oluganda)
2015-08-10
YANNYONNYOLA SHK. OBUKULU BWOKUSOMA QURAN MUKISIIBO N’AKAKWATE ALI WAKATI WOMWEZI GWA RAMADHAN NE QURAN
OKULONGOOSA(Oluganda)
2015-08-10
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU G’OKULONGOOSA, OBUKULU NEKIFO KYAKWO MUBUSIRAAMU.
EBIVIIRAKO OKUGGWAAMU KUKIYAAMA(Oluganda)
2015-08-10
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU G’OKUGGWAAMU, NENSONGA EZIVIIRAKO OMUNTU OKUGGWAAMU KULUNAKU LWENKOMERERO, N’OKUZEEKESA ABASIRAAMU
OKUTYA ALLAH(Oluganda)
2015-08-10
YANNYONNYOLA SHK. OBWENNYINI BWOKUTYA ALLAH, OBUKULU N’EKIFO KYAKWO MUBUSIRAAMU, AKAKWATE KAKWO N’OKUSIIBA, NEBIMU KUBIRAGA NTI OFUNYE OKUTYA ALLAH NEBIBALA EBIVAAMU.
ESWALAH Y’OMUFU(Oluganda)
2015-07-10
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GOKUSAALIRA OMUFU OBUKULU BWOKUMUSAALIRA, NENGERI GYASAALIRWAMU.
OKUYUNGA OLUGANDA(Oluganda)
2015-07-10
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GOKUYUNGA OLUGANDA, NOBUKULUBWA KWO MUBUSIRAAMU, NEKIBONEREZO KYOMUNTU AKUTULAWO OLUGANDA
YIRIZI ZIRAMULWA ZITYA MUBUSIRAAMU(Oluganda)
2015-07-10
SHK. YANNYONNYOLA AMAKULU GA YIRIZI ERA NANNYONNYOLA NTI OBUSIRAAMU BWAZIGAANA.
OKULAMULA KWOBUSIRAAMU KUDDOGO(Oluganda)
2015-07-10
YANNYONNYOLA SHK. AMAKULU GEDDOGO, NOKULAMULA KW’OBUSIRAAMU KULWO, N’AMAKUBO AGAKOZESEBWA OKULIVUMULA
EBIGENDERERWA BWOKUSIIBA(Oluganda)
2015-07-10
YANNYONNYOLA SHK. MUMUSOMO GUNO AMAKULU GOKUSIIBA NEBIMU KUBIGENDERERWA MUKULALIKWA KWOKUSIIBA.